Wp/nyn/katoonga

gwa Katoonga nigushangwa omu nsi ya Uganda. Niguruga burengyerwa-eizooba bwa Uganda omu nyaanja ya Goerge obwo guraraba omu disiturikiti ezirimu Kamwenge, Ibanda, Mubende, Mityana, Kiruhuura, Gomba, Butambala, Mpigi, Ssembabule, Bukomansimbi na Kaluungu okushukira kimwe omu nyaanja Nnalubaale guri kumaraho mayiro 140 zoona. Kigambibwa nti mu biro by'enyimaho ngu enyanja y'etabagaho, omurindi ogu gukaba guratwaara omu nyaanja ya George kwonka ahabw'okuhindahinduka kw'ensi, hakaija hazaho orufinjo gwahinduka ne gutandika okukulukuta nga gudda ebuvanjuba okuyiwa mu kinnya obwaguuga ekyafuukamu ennyanja Nnalubaale.
Omurindi guno Katonga guliko emigga emirala emitonotono egigugabirira nga olutobazi nabajjuzi olwo ne gugenda okutuuka mu Nnalubaale nga mugga munene ddala. Katonga gwe gumu ku migga egisinga obunene mu gigabirira ennyanja Nnalubaale. Ku nsibuko yaagwo emu waliyo ekkuumiro ly'ebisolo erya Katonga era nga gukolebwako eby'enkulaakulana bingi gamba ng'obulambuzi, obuvubi, entambula, amazzi n'ebirala bingi.
Okuva edda n'edda nga omugga guno gumanyiddwa era bajjajjaffe baaguggyako n'enjogera egamba nti "Oli mu kulya Katonga ajjula" nga erabula abantu obutaba bagayaavu naye balabuukirirenga embeera eza buli ngeri obudde bwonna. Kino kyava ku lugero olugamba nti lumu waaliwo abaali bagenze ku mbaga emitala w'omugga guno naye nga we baasomokera omugga guno nga gwakala olw'omusana. Ku mbaga baamalayo ennaku nnyingi, bagenda okudda nga omugga guzzeemu okukulukuta nga n'okubooga gubooze. Awo omu kwe kugamba banne nti obwedda tuli mu kulya (ku mbaga) nga Katonga ajjula!
Bw'oba nga ova e Kampala ku luguudo lw'e Masaka ogusanga nga waakayisa equator n'akabuga k'e Kayabwe. Mugga gulabika nga munene nnyo ate nga gujjuddemu ebitoogo. Omugga guno mukulu nnyo anti gwe gumu ku giyimirizzaawo ennyanja Nnalubaale ko n'okuwanirira eby'obulimi mu kitundu ky'amassekkati ga Uganda kubanga guyambako mu kutonnyesa enkuba n'okugimusa ettaka. Kisaanye nno omugga guno okukuumibwa obutiribiri anti gwe gumu ku bifuula Uganda okuba ekkula.
Okukuuma omugga guno weewale bino; okusuula ebisasiro mu mugga, okuyiwamu ettaka oba okulima nga totangira kukulugguka kwa ttaka, okulimamu emmere, okuzimbamu amayumba, okutemamu emikutu n'ebirala ebiringa ebyo. Tukwasize wamu tusobole okutaasa omugga gwaffe guno era n'ennyanja yaffe Nnalubaale. Tujjukire nti obutonde bwe butuyimirizaawo